Перейти к содержимому
Обложка трека Kano Kozze — Ivanka
3:04

Трек

Ivanka Kano Kozze

Сингл · 2023 · R&B

Скачать

Текст песни

Lux Jay pon di beat

Nyongera, omulungi nyongera naawe
(Ivanka)
Nyongera ah, baby girl nyongera neera

Kano kozze, omwoyo gwange ngukuwadde
(Baby)
Kano kozze, omubiri gwange ngukuwadde

Omukwano gunsudde edalu
Ndi kumiggwa onkuba kifalu
Sirina mannyi ninga avva kumbalu
Kiggwa leero mannya nsudde akalulu
Mbeera smart nga nkubye n'ekikalu
Naye bw'enkulaba baby nfunna n'omululu
Lekka mbeere your personal doctor
Buli lunaku nkuwe ka love letter
Bweba bicycle gal oli bisotta
cte bwe kibba kivvulu gyal oli poster
Buli akukwatako andetera okutama
Gulawo okuttu my lady nkukuube akaama Ehh, nkwagala ommu bwatti baby tonsukuma Bino ebirungi biri mu maaso tusabe Mukama ehh

Kano kozze, omwoyo gwange ngukuwadde
Kano kozze, omubiri gwange ngukuwadde

Nyongera, omulungi nyongera naawe
Nyongera ah, baby girl nyongera neera

Baibe,
You're the remedy you give me Energy
You're the reason why mi sip hennesy
c mi di teacher baby come, study commerce
Inna a video awards, oli viewers choice

Oli mulungi osinga aba Russia
Osingira dala abawala cbavva crusha
Sikulaba ngakko ng'onussa Sisha
Gamba cisha, n'emukwano gwo cnisha
Nti Nkwagala nnyo okusinga ko Mugisha
Ssembera baby tuzine, Tingisha
Ka sweet kakoono Jjira gwe n'ondissa
Wanpoonya abakuuzi abatalina Kissa eh ehh

Kano kozze, omwoyo gwange ngukuwadde
Kano kooze, omubiri gwange ngukuwadde

Kano kozze, omwoyo gwange ngukuwadde
Kano kozze, omubiri gwange ngukuwadde

Kano kozze, omwoyo gwange ngukuwadde
Kano kozze, omubiri gwange ngukuwadde

Комментировать

0:00 0:00